Page:Adapting and Writing Language Lessons.pdf/400

This page has been proofread, but needs to be validated.
Sample Pages
APPENDIX S

3. Listen again to the first version of the monolog and answer the following questions asked by the instructor. Students' books should remain closed.

1. a. Kampala kibuga?
  b. Kampala nsi?
  c. Kampala kye ki?
2. a. Kampala kye kibuga ekikulu mu Uganda?
  b. Kampala kye kibuga ekikulu mu nsi ki?
3. a. Kampala kiri mu kitundu kya Buganda?
  b. Kampala kiri mu kitundu ki rou Uganda?
  c. Kampala kye ki?
4. a. Kampala kiri mu makkati ga Uganda?
  b. Kampala kiri ludda wa?
  c. Kampala kye ki?
5. a. Kampala kirimu abantu bangi ab'enjawulo?
  b. Kampala kirimu abantu ba ngeri ki?
  c. Kampala kye ki?
6 a. Abantu b'omu Kampala bava mu mawanga mangi?
  b. Abantu b'omu Kampala bava wa?
  c. Kampala kye ki?
7. a. Buganda ggwanga?
  b. Buganda kibuga?
  c. Buganda kye ki?
8. a. Bunyoro ne Ankole mawanga?
  b. Bunyoro ne Ankole bibuga?
  c. Bunyoro ne Ankole kye ki?
9. a. Abantu bangi babeera mu Kampala?
  b. Abantu bameka ababeera mu Kampala?

383